Yeremiya 32:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 era endagaano ey’obuguzi ne ngiwa Baluki+ mutabani wa Neriya+ mutabani wa Maseya nga waliwo Kanameri mutabani wa taata wange omuto, abajulizi abassa omukono ku ndagaano y’obuguzi, era n’Abayudaaya bonna abaali batudde mu Luggya lw’Abakuumi.+ Yeremiya 36:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Awo Yeremiya n’ayita Baluki+ mutabani wa Neriya, era Yeremiya n’amutegeeza ebigambo byonna Yakuwa bye yamugamba, ng’eno Baluki bw’abiwandiika mu muzingo.*+ Yeremiya 45:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Bino bye bigambo nnabbi Yeremiya bye yategeeza Baluki+ mutabani wa Neriya, bwe yawandiika mu kitabo ebyo Yeremiya bye yamutegeeza+ mu mwaka ogw’okuna ogw’obufuzi bwa Kabaka Yekoyakimu+ owa Yuda, mutabani wa Yosiya:
12 era endagaano ey’obuguzi ne ngiwa Baluki+ mutabani wa Neriya+ mutabani wa Maseya nga waliwo Kanameri mutabani wa taata wange omuto, abajulizi abassa omukono ku ndagaano y’obuguzi, era n’Abayudaaya bonna abaali batudde mu Luggya lw’Abakuumi.+
4 Awo Yeremiya n’ayita Baluki+ mutabani wa Neriya, era Yeremiya n’amutegeeza ebigambo byonna Yakuwa bye yamugamba, ng’eno Baluki bw’abiwandiika mu muzingo.*+
45 Bino bye bigambo nnabbi Yeremiya bye yategeeza Baluki+ mutabani wa Neriya, bwe yawandiika mu kitabo ebyo Yeremiya bye yamutegeeza+ mu mwaka ogw’okuna ogw’obufuzi bwa Kabaka Yekoyakimu+ owa Yuda, mutabani wa Yosiya: