2 Bassekabaka 24:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Mu kiseera kya Yekoyakimu, Kabaka Nebukadduneeza+ owa Babulooni yalumba Yuda, Yekoyakimu n’afuuka omuweereza we okumala emyaka esatu, kyokka oluvannyuma n’amujeemera. 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Yekoyakimu+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 25, era yafugira mu Yerusaalemi emyaka 11. Yeeyongera okukola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa Katonda we.+
24 Mu kiseera kya Yekoyakimu, Kabaka Nebukadduneeza+ owa Babulooni yalumba Yuda, Yekoyakimu n’afuuka omuweereza we okumala emyaka esatu, kyokka oluvannyuma n’amujeemera.
5 Yekoyakimu+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 25, era yafugira mu Yerusaalemi emyaka 11. Yeeyongera okukola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa Katonda we.+