-
1 Bassekabaka 7:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Ttanka yali etudde ku nte ennume 12;+ ente 3 zaali zitunudde bukiikakkono, 3 nga zitunudde bugwanjuba, 3 nga zitunudde bukiikaddyo, ne 3 nga zitunudde buvanjuba; ttanka yali ezituddeko, era obubina bwazo bwali butunudde munda.
-