Okuva 24:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Awo Musa n’agenda n’ategeeza abantu ebigambo bya Yakuwa byonna n’amateeka ge gonna,+ era abantu bonna ne baddiramu wamu nti: “Ebigambo byonna Yakuwa by’ayogedde tuli beetegefu okubikola.”+
3 Awo Musa n’agenda n’ategeeza abantu ebigambo bya Yakuwa byonna n’amateeka ge gonna,+ era abantu bonna ne baddiramu wamu nti: “Ebigambo byonna Yakuwa by’ayogedde tuli beetegefu okubikola.”+