LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 15:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+

  • Okuva 3:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Ŋŋenda kukka mbanunule mu mukono gw’Abamisiri,+ mbaggye mu nsi eyo mbatwale mu nsi ennungi era engazi, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki,+ omubeera Abakanani, n’Abakiiti, n’Abaamoli, n’Abaperizi, n’Abakiivi, n’Abayebusi.+

  • Eby’Abaleevi 20:24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 Eno ye nsonga lwaki nnabagamba nti: “Mujja kutwala ensi yaabwe era nze nja kugibawa ebe yammwe, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe abaawudde ku mawanga amalala.”+

  • Ekyamateeka 6:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Kale wuliriza ggwe Isirayiri era ofube okubikwata, osobole okuba obulungi era oyale nnyo mu nsi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki nga Yakuwa Katonda wa bajjajjaabo bwe yakusuubiza.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share