-
2 Bassekabaka 17:6, 7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Mu mwaka ogw’omwenda ogw’obufuzi bwa Koseya, kabaka wa Bwasuli yawamba Samaliya.+ Awo n’atwala Abayisirayiri mu buwaŋŋanguse+ e Bwasuli n’abateeka e Kala n’e Kaboli okumpi n’Omugga Gozani,+ ne mu bibuga by’Abameedi.+
7 Ekyo kyabaawo olw’okuba abantu ba Isirayiri baali boonoonye mu maaso ga Yakuwa Katonda waabwe eyabaggya mu nsi ya Misiri mu mukono gwa Falaawo kabaka wa Misiri.+ Baasinzanga* bakatonda abalala,+
-