LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 1:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Bwe mwanjuluza engalo zammwe,

      Mbakweka amaaso gange,+

      Wadde nga musaba essaala nnyingi,+

      Siziwuliriza;+

      Emikono gyammwe gijjudde omusaayi.+

  • Yeremiya 14:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Bwe basiiba, siwuliriza kwegayirira kwabwe,+ era bwe bawaayo ebiweebwayo ebyokebwa n’ebiweebwayo eby’emmere ey’empeke, sibisanyukira,+ era nja kubatta n’ekitala, n’enjala, n’endwadde.”+

  • Ezeekyeri 8:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 N’olwekyo, nja kubamalirako ekiruyi kyange. Eriiso lyange terijja kubakwatirwa kisa+ era sijja kubasaasira. Ne bwe banaakoowoola mu ddoboozi ery’omwanguka, sijja kubawuliriza.”+

  • Mikka 3:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  4 Mu kiseera ekyo mulikoowoola Yakuwa abayambe,

      Naye talibaddamu.

      Mu kiseera ekyo alibakweka obwenyi bwe,+

      Olw’ebintu ebibi bye mukola.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share