Yeremiya 19:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Baazimba ebifo ebigulumivu eby’okusinzizaamu Bbaali, okwokya abaana baabwe mu muliro okuba ebiweebwayo ebyokebwa eri Bbaali,+ ekintu kye saalagira, kye soogerangako, era ekitayingirangako mu mutima gwange.”’*+ Yeremiya 19:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri, bw’agamba, ‘Laba, ŋŋenda kuleeta akabi ku kibuga kino ne ku bubuga bwakyo bwonna, akabi konna ke nnagamba okukireetako, kubanga baagaana* okugondera ebigambo byange.’”+
5 Baazimba ebifo ebigulumivu eby’okusinzizaamu Bbaali, okwokya abaana baabwe mu muliro okuba ebiweebwayo ebyokebwa eri Bbaali,+ ekintu kye saalagira, kye soogerangako, era ekitayingirangako mu mutima gwange.”’*+
15 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri, bw’agamba, ‘Laba, ŋŋenda kuleeta akabi ku kibuga kino ne ku bubuga bwakyo bwonna, akabi konna ke nnagamba okukireetako, kubanga baagaana* okugondera ebigambo byange.’”+