-
2 Bassekabaka 20:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 “Ai Yakuwa, nkwegayiridde, jjukira bwe ntambulidde mu maaso go n’obwesigwa era n’omutima gwange gwonna, era nkoze ebirungi mu maaso go.”+ Awo Keezeekiya n’akaaba nnyo.
-
-
Zabbuli 17:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Ojja kukiraba nti sirina kibi kye nteeseteese kukola,
Akamwa kange tekoogedde bintu bibi.
-
-
Yeremiya 11:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Ka ndabe ng’owoolera eggwanga ku bo,
Kubanga ggwe gwe nkwasizza ensonga zange.
-