Okuva 19:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Bwe munaawuliriza n’obwegendereza eddoboozi lyange ne mukuuma endagaano yange, mujja kubeera ekintu kyange ekiganzi* mu mawanga gonna,+ kubanga ensi yonna yange.+ Isaaya 47:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Nnasunguwalira abantu bange.+ Nnayonoona obusika bwange,+Ne mbawaayo mu mukono gwo.+ Naye tewabasaasira.+ N’omukadde wamussaako ekikoligo ekizito ennyo.+
5 Bwe munaawuliriza n’obwegendereza eddoboozi lyange ne mukuuma endagaano yange, mujja kubeera ekintu kyange ekiganzi* mu mawanga gonna,+ kubanga ensi yonna yange.+
6 Nnasunguwalira abantu bange.+ Nnayonoona obusika bwange,+Ne mbawaayo mu mukono gwo.+ Naye tewabasaasira.+ N’omukadde wamussaako ekikoligo ekizito ennyo.+