-
Isaaya 56:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Mmwe mmwenna ensolo ez’omu nsiko, mujje mulye;
Mmwe mmwenna ensolo eziri mu kibira.+
-
-
Yeremiya 7:33Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 Emirambo gy’abantu bano gijja kuba mmere ya binyonyi ebibuuka mu bbanga n’ebisolo eby’oku nsi, era tewaliba abigoba.+
-