LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 80:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Waggya omuzabbibu+ e Misiri.

      Wagoba amawanga mu nsi yaago n’ogusimbamu.+

  • Isaaya 5:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Ka nnyimbire omwagalwa wange

      Oluyimba olukwata ku mwagalwa wange n’ennimiro ye ey’emizabbibu.+

      Omwagalwa wange yalina ennimiro y’emizabbibu ku lusozi olugimu.

  • Isaaya 5:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Ennimiro y’emizabbibu eya Yakuwa ow’eggye ye nnyumba ya Isirayiri;+

      Abasajja ba Yuda ye nnimiro gye yali ayagala ennyo.

      Yali asuubira bwenkanya,+

      Naye laba! waaliwo butali bwenkanya;

      Yali asuubira butuukirivu,

      Naye laba! waaliwo kukaaba.”+

  • Yeremiya 6:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Abasumba bajja kujja n’ebisibo byabwe.

      Bajja kusimba weema zaabwe okumwetooloola,+

      Buli omu ng’alunda endiga z’alabirira.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share