LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 42:24, 25
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 Ani awaddeyo Yakobo okunyagibwa,

      Era awaddeyo Isirayiri eri abanyazi?

      Si ye Yakuwa, Oyo gwe baajeemera?

      Baagaana okutambulira mu makubo ge,

      Tebaagondera mateeka ge.*+

      25 Kyeyavanga afuka obusungu ku Isirayiri,

      Obusungu bwe n’ekiruyi ky’olutalo.+

      Olutalo lwayokya buli kintu ekyali kimwetoolodde, naye teyassaayo mwoyo.+

      Olutalo lwamwokya, naye n’ateefiirayo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share