Eby’Abaleevi 26:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga,+ era nja kusowolayo ekitala kibagoberere;+ era ensi yammwe ejja kufuulibwa matongo,+ n’ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa. Yeremiya 15:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Bwe banaakugamba nti, ‘Tulage wa?’ ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Ow’okufa endwadde, agende eri endwadde! Ow’okufa ekitala, agende eri ekitala!+ Ow’okufa enjala, agende eri enjala! Era ow’okuwambibwa, agende mu buwambe!”’+
33 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga,+ era nja kusowolayo ekitala kibagoberere;+ era ensi yammwe ejja kufuulibwa matongo,+ n’ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa.
2 Bwe banaakugamba nti, ‘Tulage wa?’ ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Ow’okufa endwadde, agende eri endwadde! Ow’okufa ekitala, agende eri ekitala!+ Ow’okufa enjala, agende eri enjala! Era ow’okuwambibwa, agende mu buwambe!”’+