-
Zabbuli 79:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Tufuuse kivume eri baliraanwa baffe;+
Abo abatwetoolodde batusekerera era batuduulira.
-
-
Ezeekyeri 25:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Bagambe nti, muwulire ekigambo kya Yakuwa Mukama Afuga Byonna. Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Olw’okuba wagamba nti ‘Otyo!’ ng’ekifo kyange ekitukuvu kyonooneddwa, ng’ensi ya Isirayiri efuuse matongo, era ng’ab’ennyumba ya Yuda bagenze mu buwaŋŋanguse,
-