LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 48:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 Tebakyatendereza Mowaabu.

      Mu Kesuboni+ bateesezza okumuzikiriza nga bagamba nti:

      ‘Mujje tusaanyeewo eggwanga lya Mowaabu liggwerewo ddala.’

      Naawe Madumeni, sirika,

      Kubanga ekitala kikugoberera.

  • Yeremiya 49:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 “‘Kale laba! ennaku zijja’ Yakuwa bw’agamba,

      ‘Lwe ndireetera Labba+ eky’Abaamoni+ okukubirwa enduulu z’olutalo.

      Kirifuuka entuumu y’ebifunfugu,

      Obubuga obukyetoolodde bulikumibwako omuliro.’

      ‘Era Isirayiri alitwala ensi y’abo abaatwala ensi ye,’+ Yakuwa bw’agamba.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share