Yeremiya 1:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Laba, olwa leero nkuwadde obuyinza ku mawanga ne ku bwakabaka, okusiguukulula n’okumenya, okuzikiriza n’okusuula, okuzimba n’okusimba.”+ Yeremiya 30:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba ŋŋenda kukuŋŋaanya ab’omu weema za Yakobo abaawambibwa,+Era nja kusaasira weema ze. Ekibuga kijja kuddamu kizimbibwe ku kasozi kaakyo,+Era olubiri lujja kubeera mu kifo kyalwo ekituufu. Yeremiya 32:41 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 41 Nnaasanyukanga okubakolera ebirungi,+ era nja kubasimba mu nsi eno+ n’omutima gwange gwonna n’amaanyi gange gonna.’”
10 Laba, olwa leero nkuwadde obuyinza ku mawanga ne ku bwakabaka, okusiguukulula n’okumenya, okuzikiriza n’okusuula, okuzimba n’okusimba.”+
18 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba ŋŋenda kukuŋŋaanya ab’omu weema za Yakobo abaawambibwa,+Era nja kusaasira weema ze. Ekibuga kijja kuddamu kizimbibwe ku kasozi kaakyo,+Era olubiri lujja kubeera mu kifo kyalwo ekituufu.
41 Nnaasanyukanga okubakolera ebirungi,+ era nja kubasimba mu nsi eno+ n’omutima gwange gwonna n’amaanyi gange gonna.’”