Ekyamateeka 30:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Yakuwa Katonda wo alirongoosa* omutima gwo n’ogw’ezzadde lyo,+ osobole okwagala Yakuwa Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, olyoke obeere mulamu.+ Yeremiya 31:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 “Eno ye ndagaano gye ndikola n’ennyumba ya Isirayiri oluvannyuma lw’ennaku ezo,” Yakuwa bw’agamba. “Nditeeka amateeka gange munda mu bo,+ era ndigawandiika ku mitima gyabwe.+ Ndibeera Katonda waabwe era nabo baliba bantu bange.”+ Ezeekyeri 11:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Nja kubawa omutima oguli obumu*+ era mbateekemu omwoyo omuggya;+ nja kubaggyamu omutima ogukaluba ng’ejjinja,+ mbawe omutima omugonvu,*+
6 Yakuwa Katonda wo alirongoosa* omutima gwo n’ogw’ezzadde lyo,+ osobole okwagala Yakuwa Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, olyoke obeere mulamu.+
33 “Eno ye ndagaano gye ndikola n’ennyumba ya Isirayiri oluvannyuma lw’ennaku ezo,” Yakuwa bw’agamba. “Nditeeka amateeka gange munda mu bo,+ era ndigawandiika ku mitima gyabwe.+ Ndibeera Katonda waabwe era nabo baliba bantu bange.”+
19 Nja kubawa omutima oguli obumu*+ era mbateekemu omwoyo omuggya;+ nja kubaggyamu omutima ogukaluba ng’ejjinja,+ mbawe omutima omugonvu,*+