-
Yeremiya 26:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Bagambe nti: “Bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Bwe mutampulirize, ne mugaana okugoberera amateeka ge* nnabawa,
-
-
Yeremiya 29:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Ekigenda okubatuukako, abantu ba Yuda bonna abali mu buwaŋŋanguse e Babulooni banaakikozesanga nga balina gwe bakolimira, ne bagamba nti: “Yakuwa k’akufuule nga Zeddeekiya ne Akabu, kabaka wa Babulooni be yayokya mu muliro!”
-