LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 28:64
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 64 “Yakuwa alikusaasaanya mu mawanga gonna, okuva ku luuyi olumu olw’ensi okutuuka ku lulala,+ era ng’oli eyo oliweereza bakatonda abalala b’otomanyi era ne bajjajjaabo be bataamanya, bakatonda ab’emiti n’ab’amayinja.+

  • Yeremiya 29:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 “‘Ate era nja kubayigganya nga nkozesa ekitala,+ enjala, n’endwadde, era nja kubafuula ekintu eky’entiisa eri obwakabaka bwonna obw’omu nsi,+ era ekikolimo, era ekintu ekiwuniikiriza, era ekintu kye bafuuyira oluwa,+ era ekivume mu mawanga gonna gye nnaabasaasaanyiza,+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share