Eby’Abaleevi 26:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga,+ era nja kusowolayo ekitala kibagoberere;+ era ensi yammwe ejja kufuulibwa matongo,+ n’ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa. Yeremiya 9:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga bo ne bakitaabwe ge bataamanya,+ era nja kubasindikira ekitala kibagoberere okutuusa lwe nnaabasaanyaawo.’+
33 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga,+ era nja kusowolayo ekitala kibagoberere;+ era ensi yammwe ejja kufuulibwa matongo,+ n’ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa.
16 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga bo ne bakitaabwe ge bataamanya,+ era nja kubasindikira ekitala kibagoberere okutuusa lwe nnaabasaanyaawo.’+