LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 28:59
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 59 Yakuwa alikuleetera ggwe n’ezzadde lyo ebibonyoobonyo eby’amaanyi ennyo;+ biriba binene era nga bimala ekiseera kiwanvu, era alikuleetera endwadde eziruma ennyo era nga zirumira ebbanga ddene.

  • Yeremiya 15:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 Bwe banaakugamba nti, ‘Tulage wa?’ ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

      “Ow’okufa endwadde, agende eri endwadde!

      Ow’okufa ekitala, agende eri ekitala!+

      Ow’okufa enjala, agende eri enjala!

      Era ow’okuwambibwa, agende mu buwambe!”’+

  • Ezeekyeri 7:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Ebweru eriyo ekitala,+ ate endwadde n’enjala biri munda. Buli ali ku ttale ajja kuttibwa n’ekitala, ate abo abali mu kibuga bajja kufa enjala n’endwadde.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share