-
Yeremiya 4:31Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
31 Mpulidde okusinda kw’omukazi ali mu bulumi,
Mpulidde okukaaba okulinga okw’omukazi azaala omwana we asooka,
Mpulidde omuwala wa Sayuuni ng’aweekeera.
Ayanjala engalo ze nga bw’agamba nti:+
“Zinsanze nze, kubanga nkooye nnyo olw’abassi!”
-