Olubereberye 2:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Yakuwa Katonda n’akola omuntu mu nfuufu+ y’ensi n’afuuwa mu nnyindo ze omukka ogw’obulamu,+ omuntu n’afuuka omulamu.+ Ezeekyeri 37:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 ‘Nja kubateekamu omwoyo gwange mulamuke,+ era mbateeke mu nsi yammwe; kale mujja kumanya nti nze Yakuwa nze nkyogedde era ne nkikola,’ bw’ayogera Yakuwa.”
7 Yakuwa Katonda n’akola omuntu mu nfuufu+ y’ensi n’afuuwa mu nnyindo ze omukka ogw’obulamu,+ omuntu n’afuuka omulamu.+
14 ‘Nja kubateekamu omwoyo gwange mulamuke,+ era mbateeke mu nsi yammwe; kale mujja kumanya nti nze Yakuwa nze nkyogedde era ne nkikola,’ bw’ayogera Yakuwa.”