LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 30:8-10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 “Era oliddamu okuwuliriza eddoboozi lya Yakuwa, era n’okwata ebiragiro bye byonna bye nkuwa leero. 9 Yakuwa Katonda wo alikuwa ebintu bingi okuva mu mirimu gyonna egy’emikono gyo,+ n’ayaza abaana bo n’ensolo zo n’ebibala by’ettaka lyo, kubanga Yakuwa aliddamu okukusanyukira n’akukolera ebirungi nga bwe yasanyukira bajjajjaabo.+ 10 Kubanga oliwuliriza eddoboozi lya Yakuwa Katonda wo n’okwata ebiragiro bye n’amateeka ge ebiwandiikiddwa mu kitabo kino eky’Amateeka, era olikomawo eri Yakuwa Katonda wo n’omutima gwo gwonna n’obulamu bwo bwonna.+

  • Yeremiya 32:39
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 39 Nja kubawa omutima gumu+ n’ekkubo limu bantyenga, ku lw’obulungi bwabwe ne ku lw’obulungi bw’abaana baabwe abalibaddirira.+

  • Ezeekyeri 36:27
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 27 Nja kubateekamu omwoyo gwange; nja kubaleetera okutambulira mu mateeka gange,+ era mujja kukwata ebiragiro byange era mubikolereko.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share