Ezeekyeri 27:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ggwe n’ab’e Yavani, Tubali,+ ne Meseki,+ mwasuubulagananga; wabawanga ebyamaguzi byo, bo ne bakuwa abaddu+ n’ebintu eby’ekikomo. Ezeekyeri 32:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 “‘Meseki ne Tubali+ bali eyo n’abantu baabwe bonna. Amalaalo gaabwe* geetoolodde kabaka waabwe. Bonna si bakomole era baafumitibwa n’ekitala, olw’okuba baaleeta entiisa mu nsi y’abalamu.
13 Ggwe n’ab’e Yavani, Tubali,+ ne Meseki,+ mwasuubulagananga; wabawanga ebyamaguzi byo, bo ne bakuwa abaddu+ n’ebintu eby’ekikomo.
26 “‘Meseki ne Tubali+ bali eyo n’abantu baabwe bonna. Amalaalo gaabwe* geetoolodde kabaka waabwe. Bonna si bakomole era baafumitibwa n’ekitala, olw’okuba baaleeta entiisa mu nsi y’abalamu.