Ezeekyeri 38:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Ndimusalira omusango.* Ndimusindikira endwadde+ ye n’eggye lye. Omusaayi mungi guliyiibwa; ye n’eggye lye n’amawanga amangi agaliba naye+ ndibatonnyessaako nnamutikkwa w’enkuba, omuzira,+ omuliro,+ n’amayinja agookya.+
22 Ndimusalira omusango.* Ndimusindikira endwadde+ ye n’eggye lye. Omusaayi mungi guliyiibwa; ye n’eggye lye n’amawanga amangi agaliba naye+ ndibatonnyessaako nnamutikkwa w’enkuba, omuzira,+ omuliro,+ n’amayinja agookya.+