-
Ezeekyeri 39:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Abo abaliyitaayita mu nsi bwe baliraba awali eggumba ly’omuntu, balissaawo akabonero. Oluvannyuma abo abaaweebwa omulimu gw’okuziika, baliziika eggumba eryo mu Kiwonvu Kamoni-Googi.+
-