LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 30:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 “Era naawe omuweereza wange Yakobo, totya,” Yakuwa bw’agamba,

      “Era totekemuka ggwe Isirayiri.+

      Kubanga nja kukulokola nkuggye ewala

      Era n’abaana bo nja kubalokola mbaggye mu nsi gye baatwalibwa mu buwambe.+

      Yakobo ajja kudda abe mu mirembe nga tewali kimutaataaganya,

      Nga tewali n’omu abatiisa.”+

  • Amosi 9:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Ndikomyawo abantu bange Isirayiri okuva mu buwambe;+

      Baliddamu okuzimba ebibuga ebyafuulibwa amatongo ne babibeeramu,+

      Balisimba ennimiro z’emizabbibu ne banywa omwenge gwamu+

      Era balisimba emiti egy’ebibala ne balya ebibala byagyo.’+

  • Zeffaniya 3:20
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 20 Mu kiseera ekyo ndibakomyawo mmwe,

      Mu kiseera ekyo ndibakuŋŋaanya.

      Ndibaleetera okuba n’ettutumu* era n’okutenderezebwa+ mu mawanga gonna ag’omu nsi,

      Bwe ndikomyawo abawambe bammwe nga mulaba,” Yakuwa bw’agamba.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share