1 Bassekabaka 6:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Ekisenge ekisingayo okuba munda kyali emikono 20 obuwanvu, emikono 20 obugazi, n’emikono 20 obugulumivu;+ kyonna yakibikkako zzaabu omulongoofu; n’ekyoto+ yakibikkako embaawo z’entolokyo. 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 3:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Era yazimba ekisenge eky’Awasinga Obutukuvu;*+ obuwanvu kyali emikono 20, obuwanvu bwakyo bwali bwenkanankana n’obugazi bw’ennyumba, ate obugazi kyali emikono 20; era munda mwonna n’abikkamu zzaabu omulungi aweza ttalanta* 600.+
20 Ekisenge ekisingayo okuba munda kyali emikono 20 obuwanvu, emikono 20 obugazi, n’emikono 20 obugulumivu;+ kyonna yakibikkako zzaabu omulongoofu; n’ekyoto+ yakibikkako embaawo z’entolokyo.
8 Era yazimba ekisenge eky’Awasinga Obutukuvu;*+ obuwanvu kyali emikono 20, obuwanvu bwakyo bwali bwenkanankana n’obugazi bw’ennyumba, ate obugazi kyali emikono 20; era munda mwonna n’abikkamu zzaabu omulungi aweza ttalanta* 600.+