1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Yamuwa pulaani ya buli kintu omwoyo gwa Katonda kye gwamubikkulira, ey’empya+ z’ennyumba ya Yakuwa, n’ey’ebisenge byonna omuliirwa ebigyetoolodde, n’ey’amawanika g’omu nnyumba ya Katonda ow’amazima, n’ey’amawanika g’ebintu ebyatukuzibwa.*+
12 Yamuwa pulaani ya buli kintu omwoyo gwa Katonda kye gwamubikkulira, ey’empya+ z’ennyumba ya Yakuwa, n’ey’ebisenge byonna omuliirwa ebigyetoolodde, n’ey’amawanika g’omu nnyumba ya Katonda ow’amazima, n’ey’amawanika g’ebintu ebyatukuzibwa.*+