13 Kino kye kinaaweebwangayo abo bonna abanaabanga babaliddwa: ekitundu kimu kya kubiri ekya sekeri, okusinziira ku sekeri ey’omu kifo ekitukuvu.+ Sekeri emu ze gera amakumi abiri. Ekitundu kimu kya kubiri ekya sekeri kye kinaaweebwangayo eri Yakuwa.+