Yoweeri 2:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Mufuuwe eŋŋombe mu Sayuuni!+ Mulaye enduulu z’olutalo ku lusozi lwange olutukuvu. Abantu bonna ababeera mu nsi ka bakankane,Kubanga olunaku lwa Yakuwa lujja!+ Luli kumpi! Zeffaniya 1:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Olunaku lwa Yakuwa olukulu luli kumpi okutuuka!+ Luli kumpi okutuuka era lwanguwa nnyo!+ Eddoboozi ly’olunaku lwa Yakuwa lya ntiisa.+ Ku lunaku olwo omulwanyi alikaaba.+
2 “Mufuuwe eŋŋombe mu Sayuuni!+ Mulaye enduulu z’olutalo ku lusozi lwange olutukuvu. Abantu bonna ababeera mu nsi ka bakankane,Kubanga olunaku lwa Yakuwa lujja!+ Luli kumpi!
14 Olunaku lwa Yakuwa olukulu luli kumpi okutuuka!+ Luli kumpi okutuuka era lwanguwa nnyo!+ Eddoboozi ly’olunaku lwa Yakuwa lya ntiisa.+ Ku lunaku olwo omulwanyi alikaaba.+