LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 21:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Nja kuleega ku Yerusaalemi omuguwa gwe nnapimisa+ Samaliya,+ era nja kukozesa bbirigi* gye nnakozesa ku nnyumba ya Akabu,+ era nja kusiimuula Yerusaalemi ng’omuntu bw’asiimuula ebbakuli n’agivuunika.+

  • Yeremiya 23:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 “Bannabbi b’omu Samaliya+ mbalabyemu ekintu ekibi ennyo.

      Bye balagula babiragula ku lwa Bbaali,

      Era bawabya abantu bange Isirayiri.

  • Ezeekyeri 23:33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 33 Ojja kutamiira era onakuwale,

      Ekikopo eky’entiisa era amatongo,

      Ekikopo kya muganda wo Samaliya.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share