-
Koseya 5:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Efulayimu bwe yalaba obulwadde bwe ne Yuda n’alaba ebbwa lye,
Efulayimu n’agenda e Bwasuli+ era n’atuma ababaka eri kabaka ow’amaanyi.
Naye teyasobola kubavumula,
Era teyasobola kuwonya bbwa lyammwe.
-