Yeremiya 13:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Era bw’olyogera mu mutima gwo nti, ‘Lwaki ebintu bino bintuuseeko?’+ Olw’ekibi kyo eky’amaanyi kyebavudde bakwambulamu engoye zo+Era ebisinziiro byo kyebiva bikuluma ennyo. Okubikkulirwa 17:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Amayembe ekkumi+ g’olabye era n’ensolo,+ birikyawa malaaya,+ birimuzikiriza, birimuleka bukunya, birirya omubiri gwe era birimwokera ddala omuliro.+
22 Era bw’olyogera mu mutima gwo nti, ‘Lwaki ebintu bino bintuuseeko?’+ Olw’ekibi kyo eky’amaanyi kyebavudde bakwambulamu engoye zo+Era ebisinziiro byo kyebiva bikuluma ennyo.
16 Amayembe ekkumi+ g’olabye era n’ensolo,+ birikyawa malaaya,+ birimuzikiriza, birimuleka bukunya, birirya omubiri gwe era birimwokera ddala omuliro.+