LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 25:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 ŋŋenda kutumya ab’amawanga gonna ag’ebukiikakkono,”+ Yakuwa bw’agamba, “n’omuweereza wange+ Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni, era nja kubaleeta balwanyise ensi eno,+ n’abagibeeramu bonna, n’amawanga gonna agabeetoolodde.+ Nja kubazikiriza era mbafuule ekintu eky’entiisa era eky’okufuuyira oluwa, era mbafuule amatongo ag’olubeerera.

  • Ezeekyeri 29:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 “Omwana w’omuntu, Kabaka Nebukadduneeza*+ owa Babulooni yakozesa nnyo eggye lye okulwanyisa Ttuulo.+ Buli mutwe gwakutuka ekiwalaata era buli kibegaabega kyayubukako olususu. Kyokka ye n’ab’eggye lye tebaafuna mpeera olw’amaanyi ge baamalira ku Ttuulo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share