-
Ezeekyeri 27:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Ab’e Togaluma+ baakuwanga embalaasi n’ennyumbu, ggwe n’obawa ebyamaguzi byo.
-
-
Ezeekyeri 27:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Ggwe ne Edomu mwasuubulagananga olw’okuba walina ebintu bingi. Wabawanga ebyamaguzi byo, bo ne bakuwa amayinja ga nofeki, wuzi eza kakobe, ebyambalo eby’amasiira ebya langi ennyingi, engoye ennungi, amayinja ag’omuwendo ag’omu nnyanja, n’amayinja ag’omuwendo amatwakaavu.*
-