Ekyabalamuzi 4:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Yatumya Balaka+ mutabani wa Abinowamu okuva mu Kedesi-nafutaali,+ n’amugamba nti: “Yakuwa Katonda wa Isirayiri akulagidde nti: ‘Genda* ku Lusozi Taboli, era twala abasajja ba Nafutaali n’aba Zebbulooni 10,000. Yeremiya 46:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 ‘Nga bwe ndi omulamu,’ bw’ayogera Kabaka, ayitibwa Yakuwa ow’eggye,‘Ajja* kujja abeere ng’Olusozi Taboli+ bwe lugulumidde mu nsoziEra ng’Olusozi Kalumeeri+ bwe lwesimbye ku lubalama lw’ennyanja.
6 Yatumya Balaka+ mutabani wa Abinowamu okuva mu Kedesi-nafutaali,+ n’amugamba nti: “Yakuwa Katonda wa Isirayiri akulagidde nti: ‘Genda* ku Lusozi Taboli, era twala abasajja ba Nafutaali n’aba Zebbulooni 10,000.
18 ‘Nga bwe ndi omulamu,’ bw’ayogera Kabaka, ayitibwa Yakuwa ow’eggye,‘Ajja* kujja abeere ng’Olusozi Taboli+ bwe lugulumidde mu nsoziEra ng’Olusozi Kalumeeri+ bwe lwesimbye ku lubalama lw’ennyanja.