-
Ezeekyeri 23:4, 5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Omukulu yali ayitibwa Okola,* ate muganda we ng’ayitibwa Okoliba.* Bombi baafuuka bange era baazaala abaana ab’obulenzi n’ab’obuwala. Ng’amannya gaabwe bwe gali, Okola ye Samaliya+ ate Okoliba ye Yerusaalemi.
5 “Okola yatandika okukola obwamalaaya+ ng’akyali wange. Yayagalanga nnyo okwenda ne baganzi be,+ baliraanwa be Abaasuli,+
-