-
Koseya 4:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Abantu bange beebuuza ku bifaananyi byabwe eby’omuti,
Bakola ebyo omuggo gwabwe* bye gubagamba;
Kubanga omwoyo gw’obwamalaaya gubakyamya,
Era olw’obwamalaaya bwe bakola bagaana okugondera Katonda waabwe.
-
-
Amosi 2:7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Omusajja ne kitaawe beegatta n’omuwala omu,
Ne bavumaganya erinnya lyange ettukuvu.
-