Koseya 4:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Wadde nga ggwe Isirayiri okola obwamalaaya,+Yuda k’aleme kubaako musango.+ Temugenda Girugaali+ wadde e Besi-aveni,+Era temulayira nti, ‘Nga Yakuwa bw’ali omulamu!’+ Koseya 10:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Abantu b’omu Samaliya balitya olw’ekifaananyi ky’ennyana eky’e Besi-aveni.+ Abantu baakyo balikikungubagira,Awamu ne bakabona baakyo abaakyenyumiririzangamu era abeenyumiririzanga mu kitiibwa kyakyo,Kubanga kiribavaako ne kigenda mu buwaŋŋanguse.
15 Wadde nga ggwe Isirayiri okola obwamalaaya,+Yuda k’aleme kubaako musango.+ Temugenda Girugaali+ wadde e Besi-aveni,+Era temulayira nti, ‘Nga Yakuwa bw’ali omulamu!’+
5 Abantu b’omu Samaliya balitya olw’ekifaananyi ky’ennyana eky’e Besi-aveni.+ Abantu baakyo balikikungubagira,Awamu ne bakabona baakyo abaakyenyumiririzangamu era abeenyumiririzanga mu kitiibwa kyakyo,Kubanga kiribavaako ne kigenda mu buwaŋŋanguse.