LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Zabbuli 122
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okusabira Yerusaalemi okubaamu emirembe

        • Essanyu olw’okugenda mu nnyumba ya Yakuwa (1)

        • Ekibuga ekigattiddwa awamu (3)

Zabbuli 122:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 6:15; Zb 27:4; 42:4; 84:10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    12/2001, lup. 3

Zabbuli 122:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2By 6:6; Zb 84:7; 100:4

Zabbuli 122:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 5:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2014, lup. 24

    10/1/2006, lup. 31

Zabbuli 122:4

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 23:17; Ma 12:5, 6

Zabbuli 122:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 17:8, 9; 2By 19:8
  • +2Sa 7:16; 1Sk 10:18; 1By 29:23

Zabbuli 122:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 51:18

Zabbuli 122:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 29:3; Zb 26:8; 69:9

Ebirala

Zab. 122:12Sa 6:15; Zb 27:4; 42:4; 84:10
Zab. 122:22By 6:6; Zb 84:7; 100:4
Zab. 122:32Sa 5:9
Zab. 122:4Kuv 23:17; Ma 12:5, 6
Zab. 122:5Ma 17:8, 9; 2By 19:8
Zab. 122:52Sa 7:16; 1Sk 10:18; 1By 29:23
Zab. 122:6Zb 51:18
Zab. 122:91By 29:3; Zb 26:8; 69:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 122:1-9

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka. Zabbuli ya Dawudi.

122 Nnasanyuka bwe baŋŋamba nti:

“Tugende mu nnyumba ya Yakuwa.”+

 2 Kaakano ebigere byaffe biyimiridde

Mu miryango gyo, ggwe Yerusaalemi.+

 3 Yerusaalemi kibuga ekyazimbibwa

Nga kigattiddwa wamu.+

 4 Ebika bigenze mu kyo,

Ebika bya Ya,*

Ng’etteeka eryaweebwa Isirayiri bwe ligamba,

Okutendereza erinnya lya Yakuwa.+

 5 Eyo entebe ez’okulamulirako gye zaateekebwa,+

Entebe z’ennyumba ya Dawudi.+

 6 Musabe mu Yerusaalemi mubeemu emirembe.+

Abo abakwagala, ggwe ekibuga, bajja kuba mu mirembe.

 7 Emirembe ka gyeyongere okuba mu bbugwe wo,

N’obutebenkevu mu minaala gyo.

 8 Ku lwa baganda bange ne bannange nja kugamba nti:

“Emirembe ka gibeere mu ggwe.”

 9 Ku lw’ennyumba ya Yakuwa Katonda waffe,+

Nja kukusabira obeere bulungi.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza