LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Zeffaniya 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Munoonye Yakuwa ng’olunaku lw’obusungu bwe terunnatuuka (1-3)

        • Munoonye obutuukirivu n’obuwombeefu (3)

        • “Oboolyawo mulikwekebwa” (3)

      • Amawanga amalala gasaliddwa omusango (4-15)

Zeffaniya 2:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yow. 1:14; 2:15, 16
  • +Is 1:4; Yer 6:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1991, lup. 17-18

Zeffaniya 2:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sk 23:26; 2By 36:16, 17; Yer 23:20; Kuk 4:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 8

    3/1/1996, lup. 19

    1/1/1993, lup. 9

    5/1/1991, lup. 17-18

Zeffaniya 2:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “abeetoowaze.”

  • *

    Oba, “obwetoowaze.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 55:6; Am 5:6
  • +Lub 7:13, 16; Is 26:20; Yow. 2:12, 14; Am 5:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2019, lup. 13

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2017, lup. 2

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    7/2014, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 11

    6/1/2005, lup. 18

    3/1/2001, lup. 8-11, 16

    3/1/1996, lup. 19

    1/1/1993, lup. 9

    5/1/1991, lup. 17-18

Zeffaniya 2:4

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “mu ttuntu.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yer 47:5
  • +Yer 25:17, 20; Am 1:6-8; Zek 9:5, 6

Zeffaniya 2:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ezk 25:16, 17

Zeffaniya 2:7

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “alibalabirira.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 11:11; Yer 31:7; Kag 1:12
  • +Zb 126:1; Yer 23:3; Ezk 39:25; Am 9:14; Mi 2:12; 4:10; Zef 3:20

Zeffaniya 2:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yer 48:26, 27; Ezk 25:8, 9
  • +Yer 49:1; Ezk 25:3
  • +Zb 83:2, 4

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 11

    3/1/1996, lup. 16-18

Zeffaniya 2:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ezk 25:11; Am 2:1, 2
  • +Lub 19:24, 25
  • +Am 1:13-15; Yud 7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 16-17

Zeffaniya 2:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 16:6; Yer 48:29

Zeffaniya 2:11

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “alikozza nnyo.”

  • *

    Oba, “birimusinza.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 22:27; Mal 1:11

Zeffaniya 2:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 43:3; Ezk 30:4, 5

Zeffaniya 2:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Nak 3:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Zuukuka!,

    Na. 3 2017 lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 11-12

    3/1/1996, lup. 16-17

Zeffaniya 2:14

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “buli nsolo ey’eggwanga.”

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 11

Zeffaniya 2:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Nak 3:1, 19

Ebirala

Zef. 2:1Yow. 1:14; 2:15, 16
Zef. 2:1Is 1:4; Yer 6:15
Zef. 2:22Sk 23:26; 2By 36:16, 17; Yer 23:20; Kuk 4:11
Zef. 2:3Is 55:6; Am 5:6
Zef. 2:3Lub 7:13, 16; Is 26:20; Yow. 2:12, 14; Am 5:15
Zef. 2:4Yer 47:5
Zef. 2:4Yer 25:17, 20; Am 1:6-8; Zek 9:5, 6
Zef. 2:5Ezk 25:16, 17
Zef. 2:7Is 11:11; Yer 31:7; Kag 1:12
Zef. 2:7Zb 126:1; Yer 23:3; Ezk 39:25; Am 9:14; Mi 2:12; 4:10; Zef 3:20
Zef. 2:8Yer 48:26, 27; Ezk 25:8, 9
Zef. 2:8Yer 49:1; Ezk 25:3
Zef. 2:8Zb 83:2, 4
Zef. 2:9Ezk 25:11; Am 2:1, 2
Zef. 2:9Lub 19:24, 25
Zef. 2:9Am 1:13-15; Yud 7
Zef. 2:10Is 16:6; Yer 48:29
Zef. 2:11Zb 22:27; Mal 1:11
Zef. 2:12Is 43:3; Ezk 30:4, 5
Zef. 2:13Nak 3:7
Zef. 2:15Nak 3:1, 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zeffaniya 2:1-15

Zeffaniya

2 Mukuŋŋaane, weewaawo mukuŋŋaane,+

Mmwe eggwanga eritalina nsonyi.+

 2 Ng’etteeka terinnatandika kukola,

Ng’olunaku terunnayita ng’ebisusunku ebitwalibwa empewo,

Ng’obusungu bwa Yakuwa tebunnababuubuukira,+

Ng’olunaku olw’obusungu bwa Yakuwa terunnabajjira,

 3 Munoonye Yakuwa+ mmwe mmwenna abawombeefu* ab’omu nsi

Abakwata amateeka ge ag’obutuukirivu.

Munoonye obutuukirivu, munoonye obuwombeefu.*

Oboolyawo mulikwekebwa ku lunaku lw’obusungu bwa Yakuwa.+

 4 Gaaza kirifuuka ekibuga ekyalekebwa awo;

Asukulooni kirifuuka matongo.+

Ab’omu Asudodi baligobebwa misana ttuku,*

Ekulooni kirisiguukululwa.+

 5 “Zibasanze abo ababeera okumpi n’ennyanja, ab’eggwanga ly’Abakeresi!+

Yakuwa abasalidde omusango.

Ggwe Kanani, ensi y’Abafirisuuti, ndikuzikiriza

N’otosigalamu muntu n’omu.

 6 Olubalama lw’ennyanja lulifuuka malundiro,

Nga mulimu enzizi z’abasumba n’ebiyumba by’endiga eby’amayinja.

 7 Ekitundu ekyo kiriba kya ba nnyumba ya Yuda abalisigalawo.+

Baliriira eyo.

Baligalamiranga mu nnyumba za Asukulooni akawungeezi.

Kubanga Yakuwa Katonda waabwe alibajjukira,*

Era alikomyawo abantu baabwe abaawambibwa.”+

 8 “Mpulidde okuduula kwa Mowaabu+ n’okuvuma kw’abaana ba Amoni+

Abavumye abantu bange era ne beewaga okutwala ensi yaabwe.+

 9 N’olwekyo, nga bwe ndi omulamu,” Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri, bw’agamba,

“Mowaabu erifuuka nga Sodomu,+

N’Abaamoni balifuuka nga Ggomola,+

Ekifo ekyameramu omwennyango, ekinnya eky’omunnyo, era amatongo ag’olubeerera.+

Abantu bange abalisigalawo balibinyaga,

Abalisigalawo ku ggwanga lyange balibitwala.

10 Ekyo kye balisasulwa olw’amalala gaabwe,+

Kubanga baavuma era ne beeguluumiriza ku bantu ba Yakuwa ow’eggye.

11 Yakuwa aliba wa ntiisa gye bali;

Kubanga alisaanyaawo* bakatonda bonna ab’omu nsi,

Ebizinga byonna eby’amawanga birimuvunnamira,*+

Buli kimu mu kifo kyakyo.

12 Mmwe Abeesiyopiya, nammwe ekitala kyange kiribatta.+

13 Aligolola omukono gwe okwolekera ebukiikakkono n’azikiriza Bwasuli.

Nineeve alikifuula matongo,+ kirifuuka kikalu ng’eddungu.

14 Ebisolo birigalamira wakati mu kyo, ebisolo ebya buli ngeri.*

Kimbala ne nnamunnungu birisulanga mu mitwe gy’empagi zaakyo.

Eddoboozi liriyimbiranga mu ddirisa.

Ku mulyango walibaawo ebifunfugu,

Era alibikkula embaawo z’emiti gy’entolokyo.

15 Kino kye kibuga eky’amalala ekyalinga mu mirembe,

Ekyagambanga mu mutima gwakyo nti, ‘Nze ndiwo, tewali mulala.’

Kifuuse ekintu eky’entiisa,

Ekifo ensolo ez’omu nsiko mwe zigalamira!

Buli anaayitangawo anaafuuwanga oluwa era n’anyeenya omutwe.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza