Olupapula Olulaga Omutwe gw’Ekatabo n’Abaakakuba
Ddala Katonda Afaayo Gye Tuli?
Obanga bwe kiri, lwaki akkirizza okubonaabona?
Kuliggwaawo?
Olukuba olw’omu 2006
Akatabo kano ke kamu ku bikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza Baibuli mu nsi yonna oguyimiriziddwawo okuwaayo okwa kyeyagalire.
Okuggyako nga kiragiddwa obulala, Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano bivudde mu Baibuli ey’Oluganda eya 1968. NW bw’eddirira ekyawandiikibwa, kiba kitegeeza nti kiggiddwa mu nkyusa eya New World Translation of the Holy Scriptures