Olwomukaaga
“MUTAMBULIRENGA MU KWAGALA”—ABEEFESO 5:2
KU MAKYA
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 85 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Weeyongere Okwoleka Okwagala mu Kibiina
Eri Abatwala Obukulembeze (1 Abassessalonika 5:12, 13)
Eri Bannamwandu n’Abatalina Bakitaabwe (Yakobo 1:27)
Eri Abakaddiye (Eby’Abaleevi 19:32)
Eri Abali mu Buweereza obw’Ekiseera Kyonna (1 Abassessalonika 1:3)
Eri Abagwira (Eby’Abaleevi 19:34; Abaruumi 15:7)
4:50 Oluyimba 58 n’Ebirango
5:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Weeyongere Okwoleka Okwagala mu Buweereza
Kirage nti Oyagala Nnyo Katonda (1 Yokaana 5:3)
‘Yagalanga Muliraanwa Wo nga Bwe Weeyagala’ (Matayo 22:39)
Yagala Nnyo Ekigambo kya Katonda (Zabbuli 119:97; Matayo 13:52)
5:45 OKUBATIZIBWA: Yigira ku Yesu Engeri y’Okwolekamu Okwagala (Matayo 11:28-30)
6:15 Oluyimba 52 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 84
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Engeri Baganda Baffe Gye Boolekamu Okwagala Okwa Nnamaddala mu . . .
Afirika (Olubereberye 16:13)
Asiya (Ebikolwa 2:44)
Bulaaya (Yokaana 4:35)
Amerika ow’Ebukiikakkono (1 Abakkolinso 9:22)
Oceania (Zabbuli 35:18)
Amerika ow’Ebukiikaddyo (Ebikolwa 1:8)
8:55 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Weeyongere Okwoleka Okwagala mu Maka
Yagala Mukyala Wo (Abeefeso 5:28, 29)
Yagala Omwami Wo (Abeefeso 5:33; 1 Peetero 3:1-6)
Yagala Abaana Bo (Tito 2:4)
9:35 Oluyimba 35 n’Ebirango
9:45 OMUZANNYO: Ebikwata ku Yosiya: Yagala Yakuwa; Kyawa Ekibi—Ekitundu 1 (2 Ebyomumirembe 33:10-24; 34:1, 2)
10:15 Yigiriza Abaana Bo Engeri y’Okwolekamu Okwagala (2 Timoseewo 3:14, 15)
10:50 Oluyimba 134 n’Okusaba Okufundikira