LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • CO-pgm23 lup. 4-5
  • Lwamukaaga

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Lwamukaaga
  • 2023 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
  • Similar Material
  • Olwokutaano
    2023 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
  • Olwomukaaga
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2021
  • Olwomukaaga
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2017
  • Ssande
    2024 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
See More
2023 Programu y’Olukuŋŋaana Olunene
CO-pgm23 lup. 4-5
Ebifaananyi: Ebinaaba mu lukuŋŋaana ku Lwomukaaga. 1. Ab’omu maka nga balina be banyumya nabo ku “zoom.” 2. Kabaka ng’afumiitiriza. 3. Taata ne mutabani we nga bali mu katale.

Olwomukaaga

‘Mugumiikirize Bonna’​—1 Abassessalonika 5:14

Ku Makya

  • 3:20 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 3:30 Oluyimba 58 n’Okusaba

  • 3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: “Tukiraga nti Tuli Baweereza ba Katonda . . . mu Kuba Abagumiikiriza”

    • • Nga Tubuulira (Ebikolwa 26:29; 2 Abakkolinso 6:4, 6)

    • • Nga Tuyigiriza Abayizi ba Bayibuli (Yokaana 16:12)

    • • Nga Tuzziŋŋanamu Amaanyi (1 Abassessalonika 5:11)

    • • Nga Tuweereza ng’Abakadde (2 Timoseewo 4:2)

  • 4:30 Mmwe Abalagiddwa Obugumiikiriza, Mugumiikirize Abalala! (Matayo 7:1, 2; 18:23-35)

  • 4:50 Oluyimba 138 n’Ebirango

  • 5:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: ‘Buli Omu Agumiikirize Munne mu Kwagala’

    • • Ab’Eŋŋanda Abatali Bakkiriza (Abakkolosaayi 4:6)

    • • Munno mu Bufumbo (Engero 19:11)

    • • Abaana Bo (2 Timoseewo 3:14)

    • • Ab’Omu Maka Gaffe Abaliko Obulemu oba Abakaddiye (Abebbulaniya 13:16)

  • 5:45 OKUBATIZIBWA: Obugumiikiriza bwa Yakuwa Bwe Bulokozi Bwaffe! (2 Peetero 3:13-15)

  • 6:15 Oluyimba 75 n’Okuwummulamu

Olweggulo

  • 7:35 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 7:45 Oluyimba 106

  • 7:50 Lwaki Tetusaanidde Kutwalirizibwa Essanyu ery’Akaseera Obuseera? (1 Abassessalonika 4:3-5; 1 Yokaana 2:17)

  • 8:15 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: “Okuba Omugumiikiriza Kisinga Okuba ow’Amalala”

    • • Koppa Abbeeri, So Si Adamu (Omubuulizi 7:8)

    • • Koppa Yakobo, So Si Esawu (Abebbulaniya 12:16)

    • • Koppa Musa, So Si Koola (Okubala 16:9, 10)

    • • Koppa Samwiri, So Si Sawulo (1 Samwiri 15:22)

    • • Koppa Yonasaani, So Si Abusaalomu (1 Samwiri 23:16-18)

  • 9:15 Oluyimba 87 n’Ebirango

  • 9:25 OMUZANNYO: “Amakubo Go Gakwasenga Yakuwa”​—Ekitundu 1 (Zabbuli 37:5)

  • 9:55 “Bwe Tuyigganyizibwa, Tugumiikiriza” (1 Abakkolinso 4:12; Abaruumi 12:14, 21)

  • 10:30 Oluyimba 79 n’Okusaba Okufundikira

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share