Ebirimu
Okitobba 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Ddesemba 1-7, 2008
“Amaaso” ga Yakuwa Geetegereza Byonna
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 69, 14
Ddesemba 8-14, 2008
Yakuwa Atutunuulira ku lwa Bulungi Bwaffe
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 36, 24
Ddesemba 15-21, 2008
Engeri Yakuwa gy’Anaddamu Essaala Eyaviira Ddala ku Mutima
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 61, 43
Ddesemba 22-28, 2008
OLUPAPULA 21
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 27, 66
Ddesemba 29, 2008–Jjanwali 4, 2009
Oli Mwetegefu Kuwaayo Ki Okufuna Obulamu Obutaggwawo?
OLUPAPULA 25
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 79, 94
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Ebitundu bino ebibiri bitulaga nti Yakuwa amanyi bulungi byonna ebitutuukako. Asiima bwe tugumira ebizibu era amanyi ebitweraliikiriza. Amanyi bulungi okufuba kwaffe kwonna, era tewali kituuka ku baweereza be n’atakimanya. Okumanya bino byonna kizzaamu nnyo amaanyi.
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 12-16
Abasinga ku ffe tumanyi bulungi ebigambo bya Zabbuli 83:18. Naye ate kiri kitya ku birala ebiri mu zabbuli eyo? Ekitundu kino kiraga engeri Zabbuli 83 gy’ezzaamu Abakristaayo amaanyi leero.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 21-25
Pawulo yagamba: “Mu kuwa abalala ekitiibwa mmwe muba musooka.” Okuwa abalala ekitiibwa kitegeeza ki? Ani alina okuwa abalala ekitiibwa era baani abagwanidde okuweebwa ekitiibwa? Baibuli erimu byakulabirako ki? Ekitundu kino kirambulula ensonga eno.
Ekitundu eky’Okusoma 5 OLUPAPULA 25-29
Lumu Yesu yabuuza: “Omuntu yandiwaddeyo ki okununula obulamu bwe?” Ggwe ekibuuzo ekyo wandikizzeemu otya? Ebintu by’okola biraga nti obulamu obutwala nga bwa muwendo? Ekitundu kino kijja kukuyamba okufumiitiriza ku kibuuzo kya Yesu.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
“Ddala Lino Lye Linnya lya Katonda Erisinga Okuba Ettukuvu era Ekkulu”
OLUPAPULA 16
OLUPAPULA 17
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Bbaluwa eri Tito, Firemooni, n’Abaebbulaniya
OLUPAPULA 30