Ebirimu
Maaki 15, 2009
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Maayi 4-10, 2009
OLUPAPULA 11
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 100, 2
Maayi 11-17
OLUPAPULA 15
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 30, 52
Maayi 18-24, 2009
Yakuwa Agwanidde Okutenderezebwa Abantu Bonna
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 57, 75
Maayi 25-31, 2009
Abatuukirivu Bajja Kutendereza Katonda Emirembe Gyonna
OLUPAPULA 24
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 23, 46
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 11-19
Ebitundu bino ebibiri biraga ensonga lwaki kikulu nnyo okukuumira amaaso gaffe ku mpeera Katonda gye yatusuubiza. Okwetegereza ebintu ebinaatera okubaawo kijja kutuyamba okusigala nga tuli bulindaala.
Ebitundu eby’Okusoma 3, 4 OLUPAPULA 20-28
Ebitundu bino binnyonnyola Zabbuli 111 ne 112, era zombi zikwatagana. Weetegereze nti Zabbuli 111 etendereza Yakuwa olw’emirimu gye egy’ekitalo n’engeri ze. Zabbuli 112 eraga engeri emirimu gya Yakuwa egy’ekitalo gye gituyamba okuyiga okumutya n’okukoppa engeri ze ennungi.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
“Malayika wa Mukama Asiisira Okwetooloola Abo Bonna Abamutya”
OLUPAPULA 3
OLUPAPULA 6
Osobola Otya Okunywerera ku Mulimu gw’Okubuulira?
OLUPAPULA 29
OLUPAPULA 32