Ebirimu
Noovemba 15, 2009
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Ddesemba 28, 2009–Jjanwali 3, 2009
Essaala Zo Ziraga Ki ku Nkolagana Yo ne Yakuwa?
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 67, 13
Jjanwali 4-10, 2009
Longoosa mu Ssaala Zo ng’Onyiikirira Okusoma Baibuli
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 56, 57
Jjanwali 11-17, 2009
Ekifo Kyo mu Kibiina Kitwale nga Kikulu
OLUPAPULA 13
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 53, 48
Jjanwali 18-24, 2009
Weeyongere Okukula mu Kwagala Ab’oluganda
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 25, 73
Jjanwali 25-31, 2009
Okulaga Empisa Ennungi ng’Abaweereza ba Katonda
OLUPAPULA 24
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 34, 72
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Ekitundu ekisooka kijja kukuyamba okwetegereza essaala z’osaba Yakuwa. Ekitundu eky’okubiri kijja kukusobozesa okulaba engeri gy’oyinza okulongoosa mu ssaala zo, olw’okuba kikuyamba okwekenneenya essaala ez’okwegayirira, ez’okutendereza n’ez’okwebaza eziri mu Baibuli.
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 13-17
Ng’Abakristaayo, buli omu ku ffe alina ekifo mu nteekateeka ya Yakuwa ey’okusinza okw’amazima. Ekitundu kino kyogera ku ngeri ezitali zimu mwe tuyinza okulagira nti ekifo kyaffe mu kibiina Ekikristaayo tukitwala nga kikulu.
Ebitundu eby’Okusoma 4, 5 OLUPAPULA 20-29
Okulaga okwagala kw’ab’oluganda kikulu nnyo mu kunyweza obumu bw’ekibiina. N’okulaga empisa ennungi kyetaagisa nnyo mu buweereza bw’Ekikristaayo. Ebitundu bino biraga engeri gye tuyinza okukulaakulana mu bintu ebyo byombi.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
OLUPAPULA 12
OLUPAPULA 18
Akawala Akalina Omutima Omugabi
OLUPAPULA 29
Baganda Baffe Bakiggala Batwale nga ba Muwendo!
OLUPAPULA 30